Acts 4:26 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bakabaka b'ensi batala, n'abafuzi b'ensi bakuŋŋaana, okulwanyisa Omukama n'Omusiige we.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bakabaka b’ensi n’abakulembeze, beegatta okulwanyisa Mukama n’okulwanyisa Kristo we.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bakabaka b'ensi baasimba ennyiriri, N'abakulu baakuŋŋaanira wamu Ku Mukama ne ku Kristo we. ’ ”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bakabaka b'ensi beeteekateeka, n'abafuzi baakuŋŋaana wamu, okulwanyisa Mukama Katonda ne Kristo we.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bakabaka b'ensi baasimba ennyiriri, N'abakulu baakuŋŋaanira wamu Ku Mukama ne ku Kristo we: