Acts 4:36 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne Yozefu, Abatume gwe baakazaako erya Barunaba, erivvuunulwa nti Omwana w'Ekikubagizo, eyali Omuleevi, omuzaaliranwa w'omu Kupuro,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Yusufu, Omuleevi abatume gwe baatuuma Balunabba (amakulu gaalyo nti atereeza emitima gy’abantu) eyazaalibwa e Kupulo,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne Yusufu abatume gwe baayita Balunabba, amakulu gaalyo nti, azzamu abalala amaanyi, Omuleevi, eyazaalirwa e Kupulo,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne Yosefu Omuleevi eyazaalibwa e Kipuro, abatume gwe baakazaako erya Barunaba (amakulu gaalyo nti “Azzaamu abantu amaanyi”),
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne Yusufu abatume gwe baayita Balunabba (okutegeezebwa kwalyo nti) Mwana wa ssannyu Omuleevi, eyazaalirwa e Kupulo,