Acts 4:37 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
n'atunda ennimiro gye yalina, omuwendo ogwavaamu n'aguleeta n'agussa ku bigere by'Abatume.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’atunda ennimiro ye, ensimbi ezaavaamu n’azireeta ku bigere by’abatume.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
yalina ennimiro, n'agitunda n'aleeta ensimbi ezaavaamu naazileeta eri abatume.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
n'atunda ennimiro ye, ensimbi ezaavaamu n'azitwala n'azikwasa abatume.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
yalina ennimiro, n'agitunda n'aleeta effeeza n'agiteeka ku bigere by'abatume.