Acts 4:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Enkeera abakulembeze baabwe, abakadde n'abawandiisi ne bakuŋŋaanira mu Yeruzaalemu,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Enkeera, abafuzi n’abakulembeze b’Abayudaaya, n’abannyonnyozi b’amateeka ne bakuŋŋaanira mu Yerusaalemi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo enkeera, abakulu n'abakadde n'abawandiisi ne bakuŋŋaanira mu Yerusaalemi,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ku lunaku olwaddirira, abakulembeze b'Abayudaaya n'abantu abakulu mu ggwanga, awamu n'abannyonnyozi b'amateeka, ne bakuŋŋaanira mu Yerusaalemu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo bwe bwakya enkya abakulu n'abakadde n'abawandiisi ne bakuŋŋaanira mu Yerusaalemi: