Acts 4:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Petero ng'ajjudde Mwoyo Mutuukirivu, n'abagamba nti: “Mmwe abakulembeze b'abantu n'abakadde,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Peetero bwe yajjuzibwa Mwoyo Mutukuvu n’agamba nti, “Abafuzi, n’abakulembeze b’abantu,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Peetero nga ajjudde Omwoyo Omutukuvu, n'abagamba nti, “ Abakulu b'abantu n'abakadde,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Peetero ng'ajjudde Mwoyo Mutuukirivu, n'abagamba nti: “Mmwe abafuzi, era nammwe abantu abakulu mu ggwanga,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Peetero bwe yajjula Omwoyo Omutukuvu, n'abagamba nti Abakulu b'abantu n'abakadde,