Acts 4:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
obanga tuwozesebwa olwa leero olw'ekikolwa ekirungi kye tukoledde omuntu omulwadde, nti yawonye atya,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
obanga tubuuzibwa nsonga ey’omusajja eyawonyezeddwa,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
bwe tuba tubuuzibwa leero olw'ekyo ekirungi ekikoleddwa kw'ono eyagongobala, ekimuwonyezza;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
oba nga tubuuzibwa olw'ekikolwa ekirungi ekikoleddwa ku muntu abadde omulema, era ne ku ngeri gy'awonyezeddwamu,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
bwe tubuulirizibwa leero olw'okukola obulungi omuntu omulwadde, ekimuwonyezza;