Acts 5:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omusajja omu erinnya lye Ananiya, wamu ne mukazi we Saffira, yatunda ekibanja,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Waaliwo omusajja erinnya lye Ananiya ne mukyala we Safira, n’atunda ebibye
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye omusajja erinnya lye Ananiya ne Safira mukazi we n'atunda ebibye,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye waaliwo omusajja erinnya lye Ananiya, nga mukazi we ye Safira, n'atunda ennimiro ye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye omuntu erinnya lye Ananiya ne Safira mukazi we n'atunda ebibye,