Acts 5:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ensisi ey'amaanyi n'ekwata Ekleziya yenna ne bonna abaawulira ebintu bino.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Entiisa ey’amaanyi n’ebuna Ekkanisa yonna na buli muntu eyawulira ebigambo ebyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Entiisa nnene n'ekwata ekkanisa yonna ne bonna abaawulira ebyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo ekibiina kyonna eky'abakkiriza Kristo era n'abalala bonna abaawulira ebyo, ne bajjula entiisa nnene.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Entiisa nnene n'ekwata ekkanisa yonna ne bonna abaawulira ebyo.