Acts 5:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye kabona omukulu n'ayimuka na bonna abaali naye, kwe kugamba nti ekibiina ky'Abasaddukaayo,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Kabona Asinga Obukulu, n’abo abaali naye ab’omu kibiina ky’Abasaddukaayo ne bajjula obuggya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye kabona asinga obukulu ne bonna abaali naye ab'omu kibiina ky'Abasaddukaayo, ne bajjula obuggya,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Ssaabakabona ne bonna abaali naye ab'ekibiina ky'Abasaddukaayo, ne bajjula obuggya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye n'ayimuka kabona asinga obukulu ne bonna abaali naye (kye kitundu eky'Abasaddukaayo), ne bajjula obuggya,