Acts 5:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye malayika w'Omukama n'ajja ekiro n'aggula enzigi z'ekkomera, n'abafulumya, n'abagamba nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye mu kiro, malayika wa Mukama n’ajja n’aggulawo enzigi z’ekkomera n’abafulumya,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye malayika wa Mukama ekiro n'aggulawo enzigi ez'ekkomera, n'abafulumya, n'abagamba nti, “
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye ekiro, malayika wa Mukama n'aggulawo enzigi z'ekkomera, n'abafulumya ebweru, n'abagamba nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye malayika wa Mukama ekiro n'aggulawo enzigi ez'ekkomera, n'abafulumya, n'agamba nti