Acts 5:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Mugende muyimirire mu Kiggwa muyigirize abantu ebigambo byonna eby'Obulamu buno.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’abagamba nti, “Mugende muyimirire mu Yeekaalu mutegeeze abantu bonna ebigambo eby’obulamu buno.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mugende, muyimirire mu Yeekaalu mubuulire abantu ebigambo byonna eby'obulamu buno.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Mugende muyingire mu Ssinzizo, mutegeeze abantu ebigambo byonna eby'obulamu buno obuggya.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mugende, muyimirire, mubuulire mu yeekaalu abantu ebigambo byonna eby'obulamu buno.