Acts 5:22 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye abaserikale bwe baatuukayo, ne batabasangamu mu kkomera, ne baddayo, ne bagamba nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye abaweereza bwe baatuuka mu kkomera tebaabasangamu. Ne bakomawo ne bategeeza Olukiiko Olukulu
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye abaami abaagenda tebaabasanga mu kkomera, ne bakomawo, ne boogera
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye abaatumibwa mu kkomera ne batabasangamu. Ne baddayo ne babategeeza nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye abaami abaagenda tebaabasanga mu kkomera, ne bakomawo, ne boogera