Acts 5:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukuumi w'Ekiggwa ne bakabona abakulu bwe baawulira ebigambo ebyo, ne basoberwa ku bantu bano ne ku kinaava mu bino.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo omukulu w’abaserikale ba Yeekaalu awamu ne bakabona abakulu bwe baawulira ebyo ne basamaalirira nga beewuunya ebintu ebyo gye binaakoma.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe baawulira ebigambo ebyo omukulu wa Yeekaalu ne bakabona abakulu, ne basoberwa mu bweraliikirivu bwabwe ekigambo kino nga bwe kijja okubuna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo bakabona abakulu n'omukulu w'abakuumi b'Essinzizo, bwe baawulira ebyo, ne basoberwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe baawulira ebigambo ebyo omukulu wa yeekaalu ne bakabona abakulu, ne basoberwa mu bweraliikirivu bwabwe ekigambo kino nga bwe kijja okubuna.