Acts 5:29 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Petero n'abatume ne babaddamu nti: “Tuteekwa okuwulira Katonda okusinga abantu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Peetero n’abatume ne baddamu nti, “Kitugwanira okugondera Katonda okusinga okugondera abantu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Peetero n'abatume ne baddamu ne bagamba nti, “ Kigwana okuwulira Katonda okusinga abantu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyokka Peetero n'abatume abalala ne baddamu nti: “Tuteekwa okuwulira Katonda okusinga okuwulira abantu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye Peetero n'abatume ne baddamu ne bagamba nti Kigwana okuwulira Katonda okusinga abantu.