Acts 5:40 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo nabo ne bamukkiriza. Abatume ne babayita munda, ne babaswanyuula, ne babakuutira obutayogera n'akatono mu linnya lya Yezu, ne babata.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abatume ne bayitibwa, bwe baamala okukubibwa ne balabulwa obutaddayo kwogera mu linnya lya Yesu, ne babata.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne bamuwulira: ne bayita abatume, ne babakuba, ne babalagira obutayogeranga mu linnya lya Yesu, ne babata.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne bayita abatume, ne babakuba. Ne babalagira obutaddamu kwogeranga mu linnya lya Yesu, ne babata.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne bamuwulira: ne bayita abatume, ne babakuba, ne balagira obutayogeranga mu linnya lya Yesu, ne babata.