Acts 5:41 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne bava mu maaso g'olukiiko nga basanyufu olw'okusaanira okutoowazibwa okubeera erinnya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abatume ne bava mu Lukiiko nga basanyuka kubanga baasaanyizibwa okukwatibwa ensonyi n’okubonaabona olw’Erinnya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ne bava mu maaso g'olukiiko nga basanyuka kubanga basaanyizibbwa okukwatibwa ensonyi olw'Erinnya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo abatume ne bava mu lukiiko nga basanyuka olw'okusaanira okubonyaabonyezebwa olw'erinnya lya Yesu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ne bava mu maaso g'olukiiko nga basanyuka kubanga basaanyizibbwa okukwatibwa ensonyi olw'Erinnya.