Acts 5:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abavubuka ne bayimuka ne bamuggyawo, ne bamufulumya ne bamuziika.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abavubuka ne bayimuka ne bamuzinga, ne bamutwala ne bamuziika.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abavubuka ne bayimuka ne bamuzinga, ne bamutwala ne bamuziika.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abavubuka ne bajja ne bazinga omulambo gwe, ne bagutwala ne baguziika.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abalenzi ne bayimuka ne bamuzinga, ne bamutwala ne bamuziika.