Acts 5:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Petero n'amugamba nti: “Mbuulira obanga ennimiro ogwo gwe muwendo gwe mwagitunze.” N'addamu nti: “Yee, gwe guugwo.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Peetero n’amubuuza nti, “Mbuulira, omuwendo guno gwe gwo gwe mwaggya mu nnimiro gye mwatunda?” Omukyala n’addamu nti, “Yee, gwe guugwo.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Peetero n'amubuuza nti, “Mbuulira, mwatunda ennimiro omuwendo bwe gutyo?” N'addamu nti, “Weewaawo, bwe gutyo.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Peetero n'amubuuza nti: “Mbuulira, mwatunda ennimiro omuwendo bwe guti?” N'addamu nti: “Ddala gwe guugwo.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Peetero n'amuddamu nti Mbuulira, mwatunda ennimiro omuwendo bwe gutyo? N'agamba nti Weewaawo, bwe guti.