Acts 6:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo ne bafukuutirira abantu, abaagamba nti: “Twamuwulira ng'ayogera ebigambo ebivuma Musa ne Katonda.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kyebaava baweerera abantu nga bagamba nti twamuwulira ng’ayogera ebigambo ebivvoola Musa ne Katonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ne baweerera abantu abaagamba nti, “ Twawulira oyo ng'ayogera ebigambo eby'okuvuma Musa ne Katonda.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo ne bafukuutirira abantu bagambe nti: “Twamuwulira ng'ayogera ebigambo eby'okuvuma Musa ne Katonda.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ne baweerera abantu abaagamba nti Twawulira oyo ng'ayogera ebigambo eby'okuvuma Musa ne Katonda.