Acts 6:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne bassaawo abajulizi ab'obulimba abaagamba nti: “Omusajja ono tata kwogera bigambo ku kifo kino ekitukuvu ne ku Tteeka;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abajulizi ab’obulimba ne boogera nti, “Omuntu ono buli kiseera avvoola ekifo kino ekitukuvu n’amateeka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ne bayimiriza abajulirwa ab'obulimba abaagamba nti, “ Omuntu oyo taleka kwogera bigambo ku kifo kino ekitukuvu n'amateeka:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne baleeta abajulizi ab'obulimba abaagamba nti: “Omuntu ono bulijjo ayogera ebigambo ebivuma ekifo kino ekitukuvu era n'amateeka ga Musa,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne bayimiriza abajulirwa ab'obulimba abaagamba nti Omuntu oyo taleka kwogera bigambo ku kifo kino ekitukuvu n'amateeka: