Acts 6:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
twamuwulira ng'agamba nti: ‘Yezu ow'e Nazareti ajja kuzikiriza ekifo kino, akyuse n'empisa Musa ze yaleka atuwadde.’ ”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era twamuwulira ng’agamba nti Yesu ono Omunnazaaleesi agenda kuzikiriza ekifo kino n’obulombolombo bwonna Musa bwe yatulekera abukyuse.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
kubanga twamuwulira ng'agamba nti Yesu Omunazaaleesi oyo alizikiriza ekifo kino, aliwaanyisa n'empisa ze twaweebwa Musa.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga twamuwulira ng'agamba nti Yesu Omunazaareeti ajja kuzikiriza ekifo kino, akyuse n'empisa Musa ze yatuwa.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kubanga twamuwulira ng'agamba nti Yesu Omunazaaleesi oyo alizikiriza ekifo kino, aliwaanyisa n'empisa ze twaweebwa Musa.