Acts 6:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bonna abaali mu lukiiko bwe baamutunuulira, ne balaba ng'amaaso ge gali ng'amaaso ga malayika.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ab’Olukiiko bwe baamwekaliriza amaaso, ne balaba amaaso ge ng’amasamasa ng’aga malayika!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe baamwekaliriza amaaso, bonna abaali batudde mu lukiiko ne bamulaba amaaso ge nga gafaanana ng'aga malayika.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bonna abaali mu lukiiko ne bamutunuulira, ne balaba amaaso ge nga gali ng'aga malayika.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe baamwekaliriza amaaso, bonna abaali batudde mu lukiiko ne bamulaba amaaso ge nga gafaanana ng'aga malayika.