Acts 6:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ffe tujja kwemalira ku kwegayirira ne ku kuweereza ekigambo.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ffe tulyoke twemalire ku kusaba, n’okubuulira n’okuyigiriza.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
naye ffe tunaanyiikiranga mu kusaba n'okuweereza ekigambo.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye ffe tujja kwemalira ku kusinza Katonda na kuyigiriza kigambo kye.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naye ffe tunaanyiikiranga mu kusaba n'okuweereza ekigambo.