Acts 6:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Stefano yajjula eneema n'amaanyi, n'akola ebyewuunyisa ebinene n'obubonero mu bantu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Suteefano, ng’ajjudde ekisa kya Katonda n’amaanyi, n’akolanga ebyamagero bingi n’obubonero mu bantu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Suteefano bwe yajjula ekisa n'amaanyi n'akolanga amagero n'obubonero obunene mu bantu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Siteefano ng'ajjudde amaanyi n'ekisa Katonda kye yamukwatirwa, n'akola ebyamagero n'ebyewuunyo bingi mu bantu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Suteefano bwe yajjula ekisa n'amaanyi n'akolanga amagero n'obubonero obunene mu bantu.