Acts 7:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo enjala n'egwa nnyingi mu nsi y'e Misiri ne mu Kanaani; obuyinike ne buba bungi; bajjajjaffe ne babulwa emmere.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Awo enjala n’egwa mu Misiri yonna ne mu nsi ya Kanani, n’ereetera bajjajjaffe okubonaabona ennyo kubanga baali tebalina we baggya mmere.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Enjala n'egwa ku nsi yonna ey'e Misiri n'eya Kanani, n'ennaku nnyingi, so ne batalaba mmere bajjajjaffe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo enjala nnyingi n'egwa mu Misiri yonna ne mu Kanaani, okubonaabona ne kuba kungi. Bajjajjaffe ne balumwa enjala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Enjala n'egwa ku nsi yonna ey'e Misiri n'eya Kanani, n'ellnaku nnyingi, so ne batalaba mmere bajjajjaffe.