Acts 7:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ku mulundi ogwokubiri Yozefu ne yeeraga eri baganda be n'ekika kya Yozefu ne kimanyika ewa Faraawo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ku mulundi ogwokubiri Yusufu ne yeeyanjulira baganda be era n’ayanjulira Falaawo baganda be.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'omulundi ogwokubiri Yusufu baganda be ne bamutegeera: ekika kya Yusufu ne kimanyibwa Falaawo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ku mulundi ogwokubiri, Yosefu n'amanyibwa baganda be, n'olulyo lwe ne lumanyibwa Faraawo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'omulundi ogw'okubiri Yusufu baganda be ne bamutegeera: ekika kya Yusufu ne kimanyibwa Falaawo.