Acts 7:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo Yozefu n'atuma, n'ayita kitaawe Yakobo n'ab'oluganda lwe bonna; bonna wamu abantu nsanvu mu bataano;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bw’atyo Yusufu n’atumya kitaawe, Yakobo, era n’ab’ennyumba ya kitaawe bonna be bantu nsanvu mu bataano.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yusufu n'atuma n'ayita Yakobo kitaawe ne baganda be bonna, abantu nsanvu mu bataano (75).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Yosefu n'atuma, n'ayita baganda be bonna ne kitaawe, Yakobo. Bonna awamu baali abantu nsanvu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yusufu n'atuma n'ayita Yakobo kitaawe ne baganda be bonna, abantu nsanvu mu bataano.