Acts 7:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne batwalibwa e Sekemu, ne baziikibwa mu ntaana Yiburayimu gye yali aguze n'omuwendo gwa ffeeza ku baana ba Emmori mu Sekemu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oluvannyuma baaleetebwa e Sekemu mu ntaana Ibulayimu gye yali aguze omuwendo gw’effeeza, ku batabani ba Kamoli mu Sekemu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ne batwalibwa e Sekemu; ne baziikibwa mu ntaana Ibulayimu gye yagula omuwendo gw'effeeza ku baana ba Kamoli mu Sekemu.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Emirambo gyabwe ne gitwalibwa e Sekemu ne gigalamizibwa mu ntaana Aburahamu gye yagula ku bazzukulu ba Hamori mu Sekemu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne batwalibwa e Sekemu; ne baziikibwa mu ntaana Ibulayimu gye yagula omuwendo gw'effeeza ku baana ba Kamoli mu Sekemu.