Acts 7:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Obudde obw'ekisuubizo Katonda kye yali alazaanyizza Yiburayimu bwe bwatuuka, abantu ne baala, ne babeera bangi mu Misiri,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Ekiseera ky’ekisuubizo bwe kyagenda kisembera, Katonda kye yasuubiza Ibulayimu, abantu ne beeyongera ne baala mu Misiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Naye ng'ebiro eby'okusuubiza bwe byali okumpi, Katonda kwe yayatulira Ibulayimu, abantu ne beeyongera ne baala mu Misiri,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Naye ekiseera Katonda kye yasuubiza Aburahamu bwe kyali kisembedde, bajjajjaffe ne baala, ne babeera bangi mu Misiri,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye ng'ebiro eby'okusuubiza bwe byali okumpi, Katonda kwe yayatulira Ibulayimu, abantu ne beeyongera ne baala mu Misiri,