Acts 7:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
okutuusa lwe waasitukawo kabaka omulala mu Misiri ataamanya ku Yozefu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo kabaka omulala eyali tamanyi Yusufu n’atandika okufuga Misiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
okutuusa kabaka omulala lwe yabaawo ku Misiri ataamanya Yusufu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
okutuusa lwe waabaawo kabaka omulala ataamanya Yosefu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
okutuusa kabaka omulala lwe yabaawo ku Misiri ataamanya Yusufu.