Acts 7:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe yamala okusuulibwa, muwala wa Faraawo n'amwetwalira n'amukuza ng'omwana we.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe yalekebwa mu mugga, muwala wa Falaawo n’amulonda n’amutwala n’amulera nga mutabani we.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe yasuulibwa, muwala wa Falaawo n'amutwala n'amulera ng'omwana we.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe yasuulibwa, muwala wa Faraawo n'amutwala, n'amukuza ng'omwana we.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe yasuulibwa, muwala wa Falaawo n'amutwala n'amulera ng'omwana we.