Acts 7:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Musa n'agunjulwa mu magezi gonna ag'Abamisiri, nga wa maanyi mu bigambo ne mu bikolwa bye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Musa n’ayigirizibwa mu magezi gonna ag’Abamisiri, n’akula nga w’amaanyi mu bigambo ne mu bikolwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Musa n'ayigirizibwa mu magezi gonna ag'e Misiri; n'abeera wa maanyi mu bigambo bye ne mu bikolwa bye.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Musa n'ayigirizibwa amagezi gonna ag'Abamisiri, n'aba wa maanyi mu bigambo bye ne mu bikolwa bye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Musa n'ayigirizibwa mu magezi gonna ag'e Misiri; n'abeera wa maanyi mu bigambo bye ne mu bikolwa bye.