Acts 7:29 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Musa bwe yawulira ekigambo ekyo, n'adduka, n'awaŋŋangukira mu nsi y'e Midiyaani, gye yazaalira abaana babiri.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Musa bwe yawulira ebyo, n’adduka n’agenda abeera mugenyi mu nsi ya Midiyaani, era eyo n’azaalirayo abaana aboobulenzi babiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Musa n'adduka olw'ekigambo ekyo, n'abeera mugenyi mu nsi ya Midiyaani, gye yazaalira abaana babiri ab'obulenzi.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Musa bwe yawulira ebyo n'adduka, n'awaŋŋangukira mu nsi y'e Midiyaani, n'azaalirayo abaana ab'obulenzi babiri.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Musa n'adduka olw'ekigambo ekyo, n'abeera mugenyi mu nsi ya Midiyaani, gye yazaalira abaana babiri ab'obulenzi.