Acts 7:37 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ye Musa eyagamba Abayisirayeli nti: ‘Katonda alibasibusiza omulanzi okuva mu baganda bammwe ali nga nze.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Oyo ye Musa eyategeeza abaana ba Isirayiri nti, ‘Katonda agenda kubayimusiza Nnabbi ng’amuggya mu baganda bammwe nga nze.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Oyo ye Musa oli eyagamba abaana ba Isiraeri nti Katonda alibaleetera nnabbi aliva mu baganda bammwe nga nze.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era Musa oyo ye yagamba Abayisirayeli nti: ‘Katonda alibatumira omulanzi aliva mu baganda bammwe, nga bwe yabatumira nze.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oyo ye Musa oli eyagamba abaana ba Isiraeri nti Katonda alibaleetera nnabbi aliva mu baganda bammwe nga nze.