Acts 7:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo kwe kuva mu nsi y'Abakaludeya n'abeera mu Karani. Kitaawe bwe yafa, Katonda n'amuggyayo, n'amuleeta mu nsi eno gye mulimu;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Bw’atyo n’ava mu nsi y’Abakuludaaya n’abeera mu Kalani, okutuusa kitaawe bwe yafa. Awo Katonda n’amuleeta wano mu nsi eno mwe tuli kaakano.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo n'ava mu nsi y'Abakaludaaya, n'abeera mu Kalani: oluvannyuma kitaawe bwe yamala okufa, n'amuggyayo n'amuleeta mu nsi eno mwe mutudde kaakano;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo n'aleka ensi y'Abakaludaaya, n'abeera mu Karani. Kitaawe bwe yamala okufa, Katonda n'aggyayo Aburahamu, n'amuleeta mu nsi eno mwe muli kati.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo n'ava mu nsi y'Abakaludaaya, n'abeera mu Kalani: oluvannyuma kitaawe bwe yamala okufa, n'amuggyayo n'amuleeta mu nsi eno mwe mutudde mmwe kaakano;