Acts 7:46 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ono yaganja mu maaso ga Katonda, n'asaba afunire Ennyumba ya Yakobo ekisulo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Dawudi n’asiimibwa Katonda, era n’asaba azimbire Katonda wa Yakobo ennyumba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
eyasiimibwa mu maaso ga Katonda, n'asaba okumunoonyeza aw'okutuuza Katonda wa Yakobo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
eyasiimibwa Katonda, era eyasaba azimbire Katonda wa Yakobo ennyumba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
eyasiimibwa mu maaso ga Katonda, n'asaba okumunoonyeza aw'okutuuza Katonda wa Yakobo.