Acts 7:48 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kyokka Ali Waggulu Ddala tasula mu nnyumba zizimbiddwa mikono, ng'omulanzi bw'agamba nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Naye oyo Ali Waggulu Ennyo tabeera mu nnyumba zizimbiddwa bantu. Nga nnabbi bw’agamba nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Ali waggulu ennyo tatuula mu nnyumba ezaakolebwa n'emikono; nga nnabbi bw'ayogera nti”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyokka Katonda Atenkanika tasula mu nnyumba zizimbibwa bantu, ng'omulanzi bw'agamba nti Mukama Katonda agamba nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye Ali waggulu ennyo tatuula mu nnyumba ezaakolebwa n'emikono; nga nnabbi bw'ayogera nti