Acts 7:50 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kazzi bino byonna si mukono gwange gwe gwabikola?’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omukono gwange si gwe gwakola ebyo byonna!’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omukono gwange si gwe gwabikola ebyo byonna?’ ”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Si nze nakola ebyo byonna?’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omukono gwange si gwe gwabikola ebyo byonna?