Acts 7:53 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
mmwe abaafuna Etteeka nga bwe lyaweebwa bamalayika, naye ne mutalikwata.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mmwe mwaweebwa amateeka nga bwe gaalagirwa bamalayika naye ne mutagagondera.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mmwe abaaweebwa amateeka nga bwe gaalagirwa bamalayika, so temwagakwata.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mmwe abaafuna amateeka nga bwe gaalangirirwa bamalayika, mwagaana okugakwata.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
mmwe abaaweebwa amateeka nga bwe gaalagirwa bamalayika, so temwagakwata.