Acts 7:54 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olwawulira ebyo, ne batwagga emitima, ne bamulumira obujiji.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo abakulembeze b’Abayudaaya bwe baawulira ebigambo ebyo byonna Suteefano bye yayogera, ne bajjula obusungu bungi ne bamulumira obujiji.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo bwe baawulira ebyo ne balumwa mu mitima gyabwe, ne bamulumira obujiji.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe baawulira ebyo, ne bajjula obusungu, ne bamulumira obujiji.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo bwe baawulira ebyo ne balumwa mu mitima gyabwe, ne bamulumira obujiji.