Acts 7:56 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
n'agamba nti: “Laba, ndaba eggulu libikkuse n'Omwana w'Omuntu ng'atudde ku gwa ddyo gwa Katonda.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’abagamba nti, “Laba, ndaba eggulu nga libikkuse, nga n’Omwana w’Omuntu ayimiridde ku mukono ogwa ddyo ogwa Katonda.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'agamba nti, “ Laba, ntunuulidde eggulu nga libikkuse n'Omwana w'Omuntu ng'ayimiridde ku mukono ogwa ddyo ogwa Katonda.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Siteefano n'agamba nti: “Laba, ndaba eggulu nga libikkuse, n'Omwana w'Omuntu ng'ayimiridde okuliraana Katonda ku mukono gwe ogwa ddyo.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'agamba nti Laba, ntunuulidde eggulu nga libikkuse n'Omwana w'Omuntu ng'ayimiridde ku mukono ogwa ddyo ogwa Katonda.