Acts 7:57 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bo ne baleekaana n'eddoboozi ddene nga bazibiikiriza amatu gaabwe, bonna wamu ne bamugwira,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne baleekaanira waggulu nga bazibikidde amatu gaabwe ne bamweyiwako.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne baleekaana n'eddoboozi ddene, ne baziba amatu gaabwe, ne bamweyiwako n'omwoyo gumu,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye bo ne baleekaana n'eddoboozi ery'omwanguka, nga baggadde amatu gaabwe, ne bamufubutukira bonna wamu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne baleekaana n'eddoboozi ddene, ne baziba amatu gaabwe, ne bamweyiwako n'omwoyo gumu,