Acts 7:59 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Stefano bwe baabanga bamukuba amayinja, eno nga ye yeegayirira, ng'agamba nti: “Ayi Mukama Yezu, twala omwoyo gwange.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo bwe baali bakuba Suteefano amayinja, n’akoowoola Katonda ng’agamba nti, “Mukama wange Yesu, twala omwoyo gwange.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne bakuba amayinja Suteefano bwe yasaba n'agamba nti, “ Mukama wange Yesu, toola omwoyo gwange.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe baali bamukuba, ye n'akoowoola ng'agamba nti: “Mukama wange Yesu, twala omwoyo gwange.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne bakuba amayinja Suteefano bwe yasaba n'agamba nti Mukama wange Yesu, twala omwoyo gwange.