Acts 7:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Bajjajjaffe Abakulu baakwatirwa Yozefu obuggya ne bamutunda mu Misiri. Naye Katonda n'abeera naye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Bajjajja abo ne bakwatirwa Yusufu obuggya, ne bamutunda mu Misiri. Naye Katonda yali naye,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Bajjajja abakulu bwe baakwatirwa Yusufu obuggya ne bamutunda mu Misiri. Katonda n'abeeranga naye,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Bajjajjaffe abakulu baakwatirwa Yosefu obuggya, ne bamutunda mu Misiri. Kyokka Katonda yali naye,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bajjajja abakulu bwe baakwatirwa Yusufu obuggya ne bamutunda mu Misiri. Katonda n'abeeranga naye,