Acts 8:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bonna nga bamuwulira, okuva ku muto okutuuka ku mukadde, nga bagamba nti: “Ono ge maanyi ga Katonda agayitibwa Amakulu.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era abantu bangi ab’ekitiibwa n’abatali ba kitiibwa baamwogerangako nti, “Omusajja oyo ge maanyi ga Katonda agayitibwa, ‘Amangi.’ ”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ne bamuwuliranga bonna okuva ku muto okutuuka ku mukulu, nga bagamba nti, “ Omuntu ono ge maanyi ga Katonda agayitibwa Amangi.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bonna okuva ku muto okutuuka ku mukulu baamuwuliranga, ne bagamba nti: “Omuntu ono ge maanyi ga Katonda agayitibwa ‘Amangi.’ ”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne bamuwuliranga bonna okuva ku muto okutuuka ku mukulu, nga bagamba nti Omuntu ono ge maanyi ga Katonda agayitibwa Amangi.

Recommended Reading