Acts 8:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
n'abagamba nti: “Nange mumpe obuyinza obwo, nange buli gwe nassangako emikono afune Mwoyo Mutuukirivu.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’abagamba nti, “Mumpe obuyinza obwo, buli gwe nnassangako emikono gyange afune Mwoyo Mutukuvu!”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ng'agamba nti, “ Mumpe nange obuyinza buno buli gwe nnassangako emikono aweebwenga Omwoyo Omutukuvu.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
n'agamba nti: “Nange mumpe obuyinza obwo, buli gwe nnassangako emikono, afune Mwoyo Mutuukirivu.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ng'agamba nti Mumpe nange obuyinza buno buli gwe nnassangako emikono aweebwenga Omwoyo Omutukuvu.