Acts 8:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye Petero n'amugamba nti: “Ensimbi zo zizikirire wamu naawe, kubanga olowoozezza nti ekirabo kya Katonda kigulibwa nsimbi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Peetero n’amugamba nti, “Ensimbi zo zizikirire naawe olw’okulowooza nti ekirabo kya Katonda kiyinza okugulibwa obugulibwa n’ensimbi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Peetero n'amugamba nti, “ Effeeza yo ezikirire naawe, kubanga olowoozezza okufuna ekirabo kya Katonda n'ebintu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyokka Peetero n'amugamba nti: “Ensimbi zo zizikirire wamu naawe, kubanga olowoozezza okufuna ekirabo kya Katonda ng'okiguza ensimbi!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye Peetero n'amugamba nti Effeeza yo ezikirire naawe, kubanga olowoozezza okufuna ekirabo kya Katonda n'ebintu.