Acts 8:37 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Firipo n’amugamba nti, “Oyinza okubatizibwa, bw’oba ng’okkiriza n’omutima gwo gwonna.” Omulaawe n’addamu nti, “Nzikiriza nga Yesu Kristo Mwana wa Katonda.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Firipo n'agamba nti, Oba ng'okkirizza n'omutima gwo gwonna, kirungi. N'addamu n'agamba nti, Nzikkirizza Yesu Kristo nga ye Mwana wa Katonda.]
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Filipo n'agamba nti: ‘Oba ng'okkiriza n'omutima gwo gwonna, oyinza okubatizibwa.’ Ye n'addamu nti: ‘Nzikiriza nga Yesu Kristo ye Mwana wa Katonda.’ ”]
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
(Firipo n'agamba nti Oba ng'okkirizza n'omutima gwo gwonna, kirungi. N'addamu n'agamba nti Nzikirizza Yesu Kristo nga ye Mwana wa Katonda.)