Acts 8:38 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'alagira okuyimiriza ekigaali; bombi, Filippo n'omulaawo, ne bakka mu mazzi, n'amubatiza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo n’alagira omugoba w’eggaali lye okuyimirira, ne bakka mu mazzi, Firipo n’amubatiza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'alagira eggaali okuyimirira: ne bakka bombi mu mazzi, Firipo n'amubatiza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo n'alagira eggaali okuyimirira. Bombi, Filipo n'omulaawe, ne bakka mu mazzi, Filipo n'amubatiza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'alagira eggaali okuyimirira: ne bakka bombi mu mazzi. Firipo n'omulaawe; n'amubatiza.