Acts 8:40 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Filippo n'alabwako mu Azoto; n'ayita ng'ayigiriza mu bibuga byonna okutuusa lwe yatuuka e Kayisariya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Firipo n’alabikira mu Azoto, n’agenda ng’abuulira Enjiri mu bibuga byonna eby’omu kitundu ekyo okutuukira ddala e Kayisaliya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Firipo n'alabikira mu Azoto, n'agenda ng'abuulira Enjiri mu bibuga byonna okutuukira ddala e Kayisaliya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Filipo n'atuuka mu Azooto, n'ayitaayita mu bibuga byonna okutuuka e Kayisaariya, ng'agenda ategeeza abantu Amawulire Amalungi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye Firipo yalabikira mu Azoto: bwe yayita n'abuulira mu bibuga byonna okutuuka e Kayisaliya.